Nvannungi 2

by Achilles Zimbe Tebandeke


Formats

Softcover
$31.95
E-Book
$5.95
Hardcover
$47.95
Softcover
$31.95

Book Details

Language : Multiple languages
Publication Date : 17/10/2012

Format : Softcover
Dimensions : 6x9
Page Count : 138
ISBN : 9781479729128
Format : E-Book
Dimensions : 6x9
Page Count : 138
ISBN : 9781479729142
Format : Hardcover
Dimensions : 6x9
Page Count : 138
ISBN : 9781479729135

About the Book

Mu katabo kano Nvannungi Ak’okubbiri omuwandiisi ayongeera okutunyumiza ebizibu by’abagalana, Nvannungi ne Katikaruyiira, bye bayitamu mubanga erye myaka enna nga buli omu tamanyi munne gyali.Kakulombojjera enaku n’obuvumu Katikaluyiira bye yayitamu mu komera n’engeri gye yasimatuka emigo gyentaana. Era nekikulaga munne Nvannungi enaku n’obuguminkiriza bye yayitamu nga kitawe amuwenja amugyemu olubuto. Ebizibu binno by’onna babivunnuka nebaddamu okufuna essanyu;kuba baalina omutima omwagazi,oguwuliriza, era ogutawolera ggwanga.Omuwandiisi ayongera okutulaga nti amaanyi tegalya; labira ku mutima ogw’awamu abantu olubatu abe Kanyoggoga gwe bakozesa okusobola okw’eddiza ekizinga kyabwe Ssemagumba kye yali ayagala okweddiza.Takoma awo atuzaako emabega natulaga abantu be Kanyoggoga engeri gye bakuumamu eby’obuwangwa byabwe.Njagaliza yenna anaasoma akatabo aleme kunyumiirwa kyokka naye yezuulire zawabu w’ebirowoozo, empisa,amagezi, n’okwagala.


About the Author

Dr. Achilles Tebandeke yakulira Kiruddu Buzigga, obutaka bwe buli Namayamba mu Bulemezi. Ebyokuyiga yabitandikira mu St. Peter’s Ggaba Primary School we yava n’agenda mu St. Joseph’s Catholic Seminary, Nyenga. Oluvannyuma n’asomera St.Francis Leprosy Hospital and Training Center e Buluba, weyava n’agenda mu Christian Medical College, Vellore, South India. Weyagendera mu USA yali akoleddeko mu Nyenga Leprosy Hospital, Mukono Dispensary, ne Kayunga Hospital. Yaddamu okusoma mu Cardinal Stritch University, Wisconsin ne Walden University, Minneapolis mu USA. Kati musawo mu ndwadde ze mitwe mu Psychology and Psychiatry Department mu Mayo Clinic Foundation, Rochester, Minnesota, USA.